Sex Educ

SENGA: Byolina okukola mu kusika enfuli

Senga: Byolina okukola nga osika enfuli (PHOTO/Courtesy ).

SSENGA, nnaakatandika okusika abalongo naye njagala kumanya mbasikira bbanga ki? Nnina emyaka 18, naye bwe mbasika mpulira obulumi bungi.

Mwana wange bw’oba osika abalongo olina okufuna obulumi kubanga obeera ogezaako kukyusa mu mbeera ya butonde. Ekirala, ebbanga ggwe asika ggwe olipima.

Ssinga batuuka ku sayizi gy’oyagala, oli waddembe okulekera awo okusika.

Oyinza okusika wiiki n’ofuna ky’oyagala naddala ng’okozesa eddagala ery’amaanyi nga entengotengo.

Ate fuba okulaba nga tosika bawanvu nnyo kubanga eriyo omulimu ogw’okubayonja.

Era abawanvu tebabuguma kubanga emisuwa giba tegituuka bulungi. N’ebbanga ly’omala ng’osika lisinziira ku buwanvu bw’oyagala.

1 Comment

1 Comment

  1. Nagawa

    18/01/2022 at 4:09 PM

    Senga basika we ewatuffu

Dear our estimated reader, what is your take about this topic?

Most Popular

To Top